Olugero lwa Nakato ne Babirye

Olugero lw'a Nakato ne Babirye.

Awo'olwatuuka n'ewabeerawo Nakato ,Babirye,Nnalongo ne ssalongo  e waka waabwe . olwali olwo Nnalongo natuuma Nakato ne Babirye Ku luzzi . sikulweseyo no Nakato ne Babirye nebagenda Ku luzzi, ne basanga e Nswa nga zibuuka era tebali babi nebakwata enswa zino nebazitwala e waka kumbe e kima yali ebalaba ngate naayo yali eyagala Ku nswa . Ekima eno yabagoberera era nelaba webali babeera . munange ekima eno amagezi geyasala ngali gakwefuula muntu era yafuna olugoye neyambala era neyeekolako bulungi nga omukyala bwetyo ne ngenda nekyaala mu maka nga Salongo ne Nnalongo nga yefudde senga wa waka. Munange bagyaniriza bulungi era okulya bwekwatuuka nga bajiwa Ku nswa nga yeerirako, obudde bwebwawugera Nnalongo nalangira Nakato atwale amazzi mu kinabiro senga we anabeeko, mwanantu sikulweseyo Nakato aba ateekayo amazzi bwati yasanga senga we yeeyambula era agenda okulaba nga senga alina omukila kwekugambako mune Babirye era nebatandika okumba nti senga alina omukila

                                            Senga alina omukila Nange awo wenalabira

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Scroll to Top