Akagero ka Wakayima ne Wango.

Awo'olwatuuka ngawabeerawo wakayima ne wango . lwali lumu nga wakayima ne wango bateesa okulima ebinyeebwa . Olunaku bwelwatuuka okugenda okutegeka weebali bagenda okusiga ebinyeebwa , Wakayima ng'amba Wango nti Lima nze njakukabala, wango teyali mubi musajja watu nga alina , bweyamaliriza okulima okukabala nekutuuka era Wakayima yeyalina okukabala nga bwebali bateseza wakayima yali musajja mugezi nyo era yagamba wango nti sigenda kusobola okukabala kubanga ndi mulwadde era Wango teyali mubi Bambi nagenda nakabala okumanya wakayima yali mugezi nyo byonna yabilekerabwango okutuuka kumakungula nga talina kyakoze songs atevbali bateseza okukolera awamu . Bwatyo wakayima bweyabba ebinyeebwa byona nabilya nga tawaddeko wango . Nange awo wenalabira

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Scroll to Top