Kuno kwekuggyaa ekiwandiiko ekyakuwereddwa mu lulimi olumu n’okizza mu lulimi oluba lukusabiddwa.
EBIKULU EBIGOBERERWA
- Sooka osome endagiriro.
- Soma mukitundu omulundi ogusooka
- Soma ekitundu omulundi ogwokubiri nga bwokyusa
- Kyusa makulu tokyusa kigambo ku kigambo.
- Emiwendo giwandiike mu bigambo
- Wegendereze ensengeka y’ebigambo
- Obubonero bwempandiika busigalirayo
- Amannya g’abantu n’agebifo tegakyusibwa.
- Tokyusa kiseera n’amuntu ayogerwamu
- Amannya g’ebitongole tunnyonyole omulimu gwabyo (olwo erinnya netulissa mu bukomera)
- Wewale okwepena ebigambo soma sentensi yonna ogikyuse okusinziira nga bwokitegedde.
- Tofa kubungi bwabigambo
- Towemula
- Kyusa okuva ku mutwe okutuusa ku nkomerero y’ekiwandiiko.
- Ebigambo ebyagandawaziddwa biwandiike nga bwev byagandawazibwa.
- Soma mukitundu olabe oba bikwatagana bulungi olwo ogolole ensobi.
- Ebigambo eebisembayo mu bukomera nabyo bikyuse.
- Tossako mutwe nga tegubaddeeko.
Wetegereze
Omuyizi asaanye okwemanyiiza ebintundu byombi omuli okufunza oba okukyusa n’otesiba ku kitundu kimu nga kyebakutuma okukola. Kubanga oluusi ekimu kiyinza okuba ekizibu ate nga ekirala kyangu olwo n’ofiirwa obubonero.
OKUKOZESA EBISOKO MU MBOOZI
- Laga bulungi ennamba oba akabonero kekisoko kyojjuza.
- Ekisoko ekyokulluza kiba kigambo kimu.
- Wewale okukoppolola ssentensi yonna wabula jjuzamu kisoko oba okiwandiike.
- Faayo ku mpandiika entongole kubanga ebisoko ebiwandiikiddwa mu bukyamu biviirako okufiirwa obubonero.
- Totandiisa kisoko nnukuta nnene okujjako nga linnya lya nkalakkalira.
Ebyokulabirako
- Lumansi yakongozze ……………………. Namaalwa n’atuuka n’okugwa ku kkubo (omumbejja)
- Samwili yakombye ku …………………. anti yagaanye okusala mu kibanja kye. (erima)
- Nankya yali mulungi ………………. anti nga bamuyiwako amata n’oganywa (kaalaala)
- Omusajja oyo ensimbi zalina zitotogana nga ………………………. (bukolwa)
- Kayemba bwataweerwa ayinza n’okunywa ………………………. anti olwobutayagala kunaaba. (akagwigiri)
- Ffenna twadduka za ……………… okwerabira ku mubbi (mbwa)
- Kawenkene yakaabya abantu ………………. Anti yababonyabonya nnyo. (akayirigombe)
- Baakanya ku mubuuza atutte ebisumuluzo nga abutise matama nga nnyini mu ………………………. (abba)
- Ssemujju bamututte nga ne …………………simufungize anti bamututte misinde nga teyetegese. (nabugi)
- Nambooze obulamu bwe buli mu ………………… oluvanyuma lwokuvuma omukulembeze weggwanga (matigga)
- Ebyokusinda endwadde y’omutwe kati byafuuka……………………. anti kati bamuletera empeke ya dawano (lufumo)
- Namutikkwa we ………………………. eyattonye a Luweero yabalese bafumbya miyagi (nkuba)
- Embaga y’omutanda yaliko ………………. w’omuntu kumpi nga tolina woyisa kigere (nasiisi)
- Okufunira olubuto mu ssomero kuba kulya ……………… kwesubya muwula anti oba weefiiriza bingi (ggi)
- Emmere gyetwalidde ewa jjajja yabadde ya ………… anti yabadde mbisibisi nga teyidde bulungi (Kakoolakoola)
- Mbaziira bwataweerwa ayinza okukungula ……………. mukusoma kwe anti tayagala kusoma bitabo (ssere).
- Masembe alina ……… buli kiseera aba akubiriza banne okugenda okugira kuti ng’alinagwakaabizza (olugono)
- N’akataayi …………… kkubo ng’emmotoka amaze okugitomeza (tekaasala)
- Twavaayo nga tukooye nnyo nga n’ensowera tugigobya …………. (lulimi)
- Omanyi kitaffe yali wa …………………… anti nga mukambwe kyetwavanga tutazzanga misango mu maaso ge (mbazuulu).
- Kibuuka bwebamuyitira omulimu ku kibuga …………. yabinyika munsuwa n’agenda (ebyayi).
- Ebigambo bye baamubuulirira …………. muguluka era bwatyo ng’agwa mitawana (yabisuula)
- Luliba lumu ne twolekaganya ………………… ate gwe asuubira nti oligumaza………. (obwanga, mbiro)
- Ekyali mulubiri e Mengo mu nkuuka kyali kifumba ………. (mutuku)
- Ssali tayimba ……………… byebigwa (bitooke)
- Okuvuma bazadde bo abakuzaala kuba kweyokerera ………. kubulwa ky’otunza (mukira).
- Bwetwagenda e Ggulu twalyayo ……………. anti twali tetuyinza kudda ku olwo (kisula)
- Ekyali ku mbaga ya majanja kyali kinyeenya ……. (magi)
- Busuulwa bweyawulira amasasi gavuga koye nti wano wafiira ……………. Nadduka yetegule ……………. (muloge, ekibambulira).
- Mwana muwala oyo yakuza mutwe nga …………… anti buli ky’mulagira takikola (mmale)
- Omuntu anaggya ebitabo byange wano bwenadda anandaba …………. (akanfaamu)
- Nakate anyiikiridde omusomo gwe anaatera na kugukuba ………………. Mutwe anti anaatera okugumaliriza (luku)
- Kaleebu emisomo ……………… kannabwala anti mpulira nti ku university. (agikute).
- Tonsankuula yeeyimbamu ogwa …………… era n’afa bwatyo n’aziikibwa ku nkomerero ya sabbiti eno (kabugu)
- Ebintu ennaku zino bya ………. anti biri ku bbeeyi nnene tebikyagulikako (kaweerege)
- Bemba yali tanywa …………… laba bwatuuka okulagira Walukagga okutta abantu bonna (guteeka)
- Ok’wokuba obudde bwali bumuliiride ow’e………. yamalayo akaseera katono n’asiibula (jjokolera).
- Lwetwaganda ewa ssenga twasaawuula ……………. era twatuuka ta nnagenda munimiro (engere)
- Kati okugenda a Bulaaya kubanga kuzannya ………………. anti kyangu nnyo (n’akwagala)
- Olwalangirira nti owaabwe yawangudde n’enkulabira bwebeetala nga ………. Omunyageko ente (Namutale)
- Ggolola talya ne ………. era omuwumbo gw’emmere ogumalawo yekka (balya)
- Omwana oyo talina mpisa era abantu bonna agenda …………. Amaaso (abayisaamu)
- Omubbi abadde atuteganya leero bamumiziza ………… era bamuziika leero (omusu)
- Kimuli kati mwavu …… anti kakyalina na ssente gy’alya. (lunkupe)
- Nagenze okukwata mu nsawo mbu nsansula ssente z’omusajja nakutte mu lya …………… nga sizirabako (mpiki)
- Omusomesa embooko zeyatukubye ffena zatuwaliriza okuyoza ku ……… anti zaabadde ziruma (munnye)
- Okufa kwa Kaweesi tekwategereka anti n’abaamutta baamulumisa …………. nebeyongerayo tewali yabamanya (kivu)
- Mubiru okukuba nnyina eyali amuweerera yali ……………. gye gava (agalinnye)
- Baasanga omubbi yamazeemu dda ………… nga bakyusa ……… kudda waka (omusulo, buufu)
- Zaagenda okuweera ssaawa nnya ez’enkya ng’omugenyi omukulu yagobye dda …………. anti enkoko yagikwata ……… (bumale, mumwa)
- Okugula emotoka enkadde kuba kwekuulira……….…. ku gulu kubanga eba egyakufiirira buli kiseera (kabazzi).
- Ebigambo olwamugwa ………………. nti mutabani we bamusibye yatambulirawo otuuka ku poliisi alabe (matu)
- Abayizi ababadde bekalakaasa poliisi ebatute n’ekisubi ku …………….. era bonna badduse (liiso).
- Ekyanzigya …………… ku mutwe kwekusanga nga taata ekibanja yakitunda dda (enviiri)
- Sserumu bweyategedde nti omusango gumusse mu …………… olwo ng’asalwo kwetuga (vvi).
- Abayizi bwenabagamba okusoma ebitabo nga balowooza nsiika ………. okukakkana ng’abamu kubbo omusomo gubalemye (binyomo)
- Oyo omwana takyatunyega kigambo era bwatusanga …………. kkuntwe (otuyitako).
- Wayita mbale olunaku ………. ne lutuuka era ffena ne twetala (mulindwa)
- Mu kaseera mpa we ………. omukulu w’esomero yali amaze okutuuka era ffena n’etuyimirira tumwamirize (kaaga)
- Okukuuma omwana omuwala mbu kuba kufuuyira ndiga ……………. anti mbu omwana omwula yeekuuma yekka (mulere)
- Ensimbi ennaku zino zitwekubya …………. anti tezikyalabika (mpi)
- Ekyali ku fayinolo y’emipiira gy’amasaza kyali kikirako ekyali kunjovu e ………. anti abantu baali bangi (kavumba).
- Ssemwanga bweyagenda a Bulaaya yafiirayo era wano mu Yuganda bazza ……… (linnya)
- Bwetwagenda ewassenga twali baamukisa nga baliibwa …………. anti twasanga balya (engo)
- Eby’okugenda kussomero yabigyamu ……. anti ensimbi zaamubula (enta)
- Abasomesa akawungeezi kajjo bazikubyemu ………. anti baagenze okukizuula nga Nansubuga yasoba dda (makiikakiika).
- Ensonga eyereetede abasawo okwekumamu ………… tewali yagitegeddeko obwedda obalwadde balaajana (ogutaaka).
- Mutabani wa Muwonge bweyagenda ku kibuga yasalawo ku yigirayo bubbi era kati baa muloga ennaku zino ayita ……. (Tembo)
- Mutabani pikipiki gw’etomedde okuwona kunaaba kusimbayo ……. anti omutwe gwonna guliko ebissaggo (ekitooke)
- Nakatudde baamutikka ……… lya mugema era wetwogera kati anaatera okuzaala(ettu)
- Besigye ne Museveni kati bali ………. n’ango anti ebyobufuxi byabatabulira ddala (kabwa)
- Wetwaviiridde ku mbaga twasanze betwalese awaka bali mu matta ………. era ku luggi twaluddewo nnyo (nsejjere).
- Nanyonga bwatuuka okulya mu …………… toyagala amale omwana muwala katonda yamuwa eddoboozi (ndago).
- Kizza okuva lweyava mu kkomera yatandika okuddako ………. ndowooza mukyala we amulabirira bulungi (akada).
- Omulwadde kati atandise okukuba ku …………. kubanga eddagala lyebamuwa kati lyamaanyi (matu)
- Ababbi poliisi olwabakutte, ng’emikono egizza gy’egitawemera ………. okukakkana nga boogeede nebannaabwe abalala (ntugo)
- Ku olwo ekyamisana twakirunga mu ………. kubanga abafumbi baatutegeeza nti amazzi gaali gaagenze (mindi)
- Abantu musanvu abasimattuse akabenje ku lw’e Bombo babatute biwala ……… anti babadde mu mbeera mbi ddala (ttaka).
- Okugamba abaana abato okuzannya kuba kusindika ……………. Kubanga omuzannyo gubawannyo essanyu (asitamye)
- Ssemakula yaguddemu …………. oluvannyuma lw’okulumbibwa ebintu ebiteberezebwa kuba amayembe (ekidumusi)
- Kankuleke sijja kweruma ………… bwonooyogera ekikuluma naakuwa eddagala (lulimi)
- Omulwadde tumulese ali bubi nnyo era asigaddeko kikuba …………… simanyi oba anaawona (mukono).
- Twasaobeddwa eka ne ……………. bwetwalumbiddwa embwa eyabadde egudde eddalu (mukibira)
- Nalumu naye mumpi awunya ………. era bwaba awanikayo engoye ze amala kulinnya ku katebe (ttaka)
- Bwemba nyumiza omuntu emboozi saagala kundya …………. Kubanga nze mba nagitandise (kimuli)
- Ensonga kati zirinnye ………. kubanga ensala yomulamuzi eraze nti Birungi wakusindikibwa Luzira. (enkandaggo).
- Amawulire g’okufa kwa Kaweesi galeetera abaganda bonno okwoza ku ………. (mmunye)
- Omugenyi omukulu yatukubye ……. yabukadde busatu (enkata)
- Bweyategedde nti omusango gumusinze yasazeewo kweyimbamu gwa ………. Era kati yafudde (kabugu)
- Tetujja kusika ………. bw’oba agaanye okulima kankuleke obwavu bunaakuluma (muguwa).
- Bebaamugamba nti mutabani we agudde kabenje ebyayi yabinnyika mu ………. n’atambulirawo okugenda okumulaba ko muddwaliro (nsuwa).
- Bwova ku byange genda ku wa …………. Kassa obulwadde buluma ggwe (ngatto).
- Abakuuma ddembe webatuukidde ng’embeera emaze okudda mu ……… era abantu babadde batandise okudda ku mirimu gyabwe (nteeko)
- Enkuba ettonye e Mpigi erese abaayo bafumnya ………. Oluvannyuma lw’okutikulako obusolya bwenju (miyaji).
- Musoke ayinza okuba nga yeyasse kiwanuka kubanga bamaze akabanga nga tebalima …………. (kambugu)
- Olubimbi lwebamusalidde wanaalumalira ng’eswera agigobya ………. kubanga lunene nnyo (lulimi)
- Mukaseera mpa ………... abagenyi babadde bamaze okutuuka (wekaaga).
- Omubbi w’eyamenyedde oluggi nabadde ntemya ………… era byonna yabikoze mulaba (bukofu)
- Abantu beesomba okuva ………. n’ebweya okujja okulaba ku Kabaka (ebule).
- Nebampa ekigezo ky’olulimi oluiganda obudde buno ebibuuzo byonna mbiwuuta ………… kubanga ebintu byonna omusomesa abitusomeseza (buva).
OKUKYUSA