Ddi lwetutawangaala wade nga ekigambo kyandibadde kiwangaala?
- Singa ennukuta ya nakinyindwa (n, m) egatibwako ensirifu endala empeerezi ku kkono waayo tewangaala.
Okugeza
Ekifu Ekituufu
Okuyiimba Okuyimba
Ekitaanda Ekitanda
- Tetuwangaala nga tutandika ekigambo
Tetuwangaala kunkomerero y’ekigambo
